Skip to content Skip to footer

Keeki y’emitwe

Cake head

Embaga kafuuka kaseera kakukola kyanjawulo era kino tekikoma mu Uganda wokka

Mu ggwanga lya Bungereza, abagole bakoze keeki mu bifananyi by’emitwe gyaabwe nga gitemeddwaako gibunye omusaayi okulaga nti kufa kwekuli bawukanya

Omugole omukyaala mufumbi wa keeki era nga yamaze essaawa 40 ng’ajjayo ekifananyi ky’emitwe egibunye omusaayi

Omukyala ono yagambye nti yasazeewo okulonda ekifananyi kya keeki kino kubanga akimanyi nti muganzi we anyumirwa nnyo firimu omuli ebitiisa

 

Leave a comment

0.0/5