Skip to content Skip to footer

KKapa egangayidde

File Photo:Kappa nga ekutte ecuppa ya biya
File Photo:Kappa nga ekutte ecuppa ya biya

Kkapa eyanywedde n’egangayira erayidde obutaddamu kukwata ku ccupa oluvanyuma lw’okugoyebwa omwenge kumpi kumala wiiki musanvu

Ka kkapa kano akamanyiddwa nga Alijosha kaanywedde eccupa za wayini ssatu eza neyiba bwekabadde katambula agaako.

Nanyini ko agambye nti okumala wiiki musanvu ng aka kkapa kano tekasobola kutambula era nga kagwa eyo gyekanyweera.

Oluvanyuma lw’okukalanga buli wamu, waliwo abaalonze ka kkapa kano kyokka ng’era kakyatamidde

Leave a comment

0.0/5