Skip to content Skip to footer

Kwata emmese ofune bbiya

beer rat trap

Abayizi mu ggwanga lya NewZealand bali ku mulimu gwa kuyigga mmese

Bano bawereddwa akakisa okuwangula bbiya ku buli mmese gyebakwata nga nnamu oba nfu

Omu ku baggagga mu ggwanga lino y’atandise enkola eno  nga yoomu eno era yakolako ne kawefube agoba kkapa mu ggwnaga lino.

Omusajja ono agamba nti emmese zisusse obungi ate nga bwezitaba na byakulya zirumab ebinyonyi ebito.

Abayizi abatali bamu kati tebakyasoma basiiba banoonya mmese okunywa ku mwenge gw’obwereere

Leave a comment

0.0/5