Skip to content Skip to footer

Meeya asobeddwa

Journalist undresses

Meeya abadde ayogera ne munnamawulire atunudde mpwangali, munnamawulire ono bw’amweyambulidde

Omuwala ono atandise bulungi okwogera ne meeya kyokka atandise mpola okujjamu ekiteteeyi n’aleka amabeere ge nga gali mu bbanga

Omukyala ono amawulire  g’akola gabadde gakwatagana ku ddembe ly’abakyala okutambuliza amabeere ebweru

Mu ggwanga lya Canada , buli nga 27 omwezi gw’omunaana, abakyala balina eddembe okutambula nga tebambadde waggulu.

Leave a comment

0.0/5