Skip to content Skip to footer

Obuseegu mu bazadde

Movie

Kubamu akafanyi ng’otutte omwana wo okulaba ku firimu oba gamba muli waka.

Mu butanwa, akatambi akalaga ka buseegu, olowooza wandikoze ki

Kati nno abazadde ababadde batutteko abaana baabwe out mu kibuga Florida ekya America kibaweddeko, ebifananyi by’abantu abali obwereere bwebitandise okujja ku ntimbe.

Abamu ku bazadde balabiddwaako nga babikka abaana amaaso ate abalala bakwakuddewo abaana bano nebafulumirawo.

Gwe wandikoze ki ssinga kino kikugwaako.

Leave a comment

0.0/5