Skip to content Skip to footer

Omufu azuukidde

Man resurrects

Abakungubazi mu gwanga lya Zimbabwe kibabuuseko munaabwe gwebabadde batadde mu sanduuko nga bamanyi afudde bwaazuukuse  nebabuna emiwabo.

Brighton Dama Zanthe, 34,yaazuukidde mumakage e e gweru oluvanyuma lwokukakasibwa nti yabadde afudde.

Oluvanyuma lwokugwamu ekyekango ono adusiddwa mu dwaliro kwasidwa ku kyuuma kya oxygen ekimuyamba okussa.

Leave a comment

0.0/5