Skip to content Skip to footer

amazzi gabizadde

Prank gone bad

Mu ggwanga lya America wazzeewo omuzannyo ng’abagwetabamu beeyiira amazzi aganyogoga ng’omuzira

Ekigendererwa ky’omuzannyo guno kyakujjukiza bantu ku bantu abeesiba emisuwa era nga abamu ku bagagga nkugwe okuli ne Bill Gates amaze okugwetabamu

Wabula omu ku beetabye mu muzannyo guno kati afuuse mboozi , oluvanyuma lw’okusittuka amazzi gonna negamuyiikira yadde abadde agayiira mwanyina.

Omukyala ono kimuyitiriddeko nti aamaziga ga jjulujjulu gamuyiseemu bw’alabye abantu nga bamwegeese amaaso.

Leave a comment

0.0/5