Skip to content Skip to footer

Omulambo bagutonye

body decorated

Omulambo gw’omukyala eyafudde ng’aweza emyaka 80 ab’enganda ze basazeewo kumutuuza mu katebe k’abadde asinga okwagala.

Omulambo gw’omukyala  ono gwambazidddwa olugoye lw’embaga omugenzi gweyayambala ku mbaga ye eyokubiri.

Gwambaziddwa n’enkofiira olwo negwetoloozebwa ebimuli omugenz by’abadde asinga okwagaala

Muwala w’omukyala ono agambye nti takubangako kafananyi nga nyina afudde nga y’ensonga lwaki asazeewo kwambaaza nnyina engoye z’abadde asinga okwagala.

 

Leave a comment

0.0/5