Skip to content Skip to footer

Omutamiivu akubidde poliisi essimu

911

Omusajja anywedde n’agangayira akubidde poliisi essimu lwa mukazi kumufulutiira mu matu

Ono yagenze mu bbaala okunywaamu, gyeyasanze ekijujuulu era n’alonda ekkubo ng’enjogera y’ennaku zino bweri.

Bagenze bombi ewaka kyokka ekiro yabuliddwa ekiro olw’omuwala okufuluuta ng’omuwendule era asazeewo okukubira poliisi essimu.

Ono asoose kwegaana kumanya muwala ono kyokka nga waliwo abamulumirizza nti omuwala yabadde amujje mu bbaala

Poliisi emaze n’egenda n’ebaleka okumaliriza ensonga z’eyise ez’omu maka

 

Leave a comment

0.0/5