Skip to content Skip to footer

Omuzungu asobeddwa

Amnesia bird

Omusajja enzaalwa ya America ekimazeeko abantu bw’agolokose nga takyamanyi yadde akazungua katono.

Omusajja azuukuse ayogera lu swiidi lwokka nga tajjukira na byabaddewo

Omusajja ono Michael Boat Right nga wa myaka 61 asangiddwa nga tamanyi bili ku nsi kyokka ng’oluzze engulu nga bamututte mu ddwaliro n’atandika okubuuza abantu kyebamukolako naye ekisinze okwewunyisa nga takyayogera luzungu wabula lu swiidi

Abasawo nabo basoose kutya kyokka oluvanyuma bamukubye empiso y’abeerabira era bw’atyo n’addamu okwogera oluzungu

 

Leave a comment

0.0/5