Skip to content Skip to footer

Omwana akimazeeko bakadde be

baby cries

Abaana abato bwebabazzaako bakitwala mu ngeri ya njawulo.

Abamu basanyuka ate abalala bayisibwa bubi era nebakyayiira ddala bato baabwe

Kati nno mu ggwanga lya America, omwana omulenzi gwebazizzaako omuwala omulundi ogw’okubiri akubye emiranga egimazeeko bakadde be ebyewungula

Bakadde b’omwana ono bakoze keeki mu ngeri y’okujaguza wabula bwebamubuulidde nti muto we muwala akaabye amaziga nga bw’awogganira waggulu nti akooye abawala

 

Leave a comment

0.0/5