Skip to content Skip to footer

Omwana akuze mu bu sekonda

Mu ggwanga lya Liberia waliwo omwana ow’emyezi ebiri akuze okufuuka omusajja mu busekonda

Maama w’omwana ono agambye nti yabadde aweese omwana we nga bagenda okulima n’ayogerera mu mugongo nti amuse wansi

Omukyala ono agamba nti olwassizza omwana bwati mu kutya nga takakasa nti y’ayogedde, yagenze okulaba ng’afuuse omusajja omukulu.

Omwana ono wabula atandikidde mu kuyombesa jjajja we ng’amubuuza lwaki bulijjo amuvuma

Leave a comment

0.0/5