Skip to content Skip to footer

Ono akozesa balongo

Only twins

Abantu bayiiya ngeri zakufunamu baguzi

Ow’ekirabo ky’emmere mu Russia asazeewo kukozesa balongo bokka okuva olwaleero okusobola okusika ba kasitooma

Bano abambaza ebifanagana olwo nebagabula abantu

Ono agambye nti yalabye firimu ekwata ku balongo ng’eno yazanyibwa mu gyenkaaga naye bw’atyo kwekutandika okukozesa abalongo

Ono agamba nti ba kasitooma bayiikabuyiisi okuva lweyakoze kino

Leave a comment

0.0/5