Skip to content Skip to footer

Ono amafuta anywa kendo

crazy pilot

Poliisi mu ggwanga lya China eri ku muyiggo gwa mugoba wa nyonyi asimbye ku ssundiro ly’amafuta n’asimba mu lukalala lw’emmotoka ezinywa amafuta

Enyonyi eno ebadde entono tepapye erinze ng’emotoka endala era nebagisaamu amafuta

Okugiyiwamu nno amafuta tekubadde kwangu ng’assamu amafuta awalampye ku kiwaawo okutuuka ku ttanka

Omu ku bakozi ku ssundiro lino agambye nti enyonyi eno ebaddemu abantu babiri era ng’olumaze okunywa amafuta nebejjawo

Leave a comment

0.0/5