Skip to content Skip to footer

Ono bamuferedde ku facebook

facebook

Abawala bangi basanga abasajja ku mutimbagano nebabangaza era nga bw’owulira nga baboogerako olowooza babamanya dda.

Ono nno bakimumazeeko kubanga omusajja gweyasanze ku mukutu gwa Facebook ate yeeyamunyugunyizza

Omusajja ono yakozesezza akaseera kebaabadde balina okusisinkana okukuba omuwala ono ekiti ku mutwe n’amubba buli kamu

Omuwala ono kyeyalabye ku muwala ono yabadde tattoo eyabadde ku bulago bw’omusajja .

Wabula poliisi ya Washington ekoze butaweera era omusajja ono wetwogeerera ng’akwatiddwa

Leave a comment

0.0/5