Skip to content Skip to footer

Ono yakoowa n’ayitawo

Buli Muntu abeera n ‘ebigendererwa mu bulamu.

Ebimu ku bintu abantu byebagaala ennyo y’emmotoka era buli afuna ssente agirowozaako.

Mu Bungereza omukyala aguze emmotoka nga ky’ayagala kugitomza supamaket ebadde yamutama

Omukyala ono kino akituukirizza nti abadde yakagula emmotoka ye n’agiyisa mu ka spuamaket k’okukyalo.

Kino ssi lw’asoose okukikola, yakikolako emyaka 15 emabega

Omukyala ono ow’emyaka kati 52 ategeezezza poliisi nti akooye akafo kano naye kirabika ne bw’ategeeza bekikwatako tebalina kyebakola.

Leave a comment

0.0/5