Skip to content Skip to footer

Yerabidde mukyala we ku mafuta

File photo: Esundilo lya mafuuta
File photo: Esundilo lya mafuuta

Omusajja abadde ne mukyala we mu motoka nebakyaama okunywa amafuta amwerabidde bw’avuddemu okweyamba

Omusajja ono ategerekese nga Walter abadde adda waka mu ggwanga lya Argentina n’ayimirira okunywa amafuta

Omusajja agenze okweyamba ate omukyala n’akyaama okugulayo obw’okulya kyokka omusajja olukomyeewo asimbudde motoka.

Leave a comment

0.0/5