File Photo: Emotooka eguude ku kabenge
Abantu 10 beebafiridde mu bubenje obwenjawulo ku nguudo ku luguudo lwe Masaka mu bbanga lya mwezi gumu gwokka.
Atwala poliisi y’ebidduka e Masaka James Tibaijuka bino y’abitegeezezza bannamawulire bw’abadde asoma alipoota ekwata ku by’entambula.
Obubenje 16 bwebubaddewo mu mwezi oguwedde,nga ku buno 8 ddekabusa, 7 bwali bwamaanyi ate nga akabenje 1 tekaali…
