File Photo: Aba Democratic Party
Abakulembeze ba DP abaalondeddwa bayitiddwa okwesogga akafubo okuteesa ku ngeri y’okutwalamu ekibiina mu maaso.
Ssenkaggale w’ekibiina kino Norbert Mao agambye nti essira bakulissa ku ngeri y’okugattamu ekibiina okumalawo entalo, okunyweeza ekiwayi ky’abavubuka kko n’eky’abakyala.
Kyokka ate Mao ategeezezza ng’abo abeekutudde ku bukulembeze bwe bwebatajja kulemesa kibiina kugenda mu maaso.
Asabye Lukwago okulekera awo okukolera…
