File Photo: Abdallah Kiwanuka nga abapolice bamukutte
Okulonda kwa DP okwa banawanika bendera ngababaka ba palamenti e Mukono kukomekerezeddwa.
Aba Mukono North balonze munnamateeka Abdallah Kiwanuka abadde avuganya ne Ssabawandiisi wa UYD Charles Wasswa.
Kiwanuka aweze okufafagana nabe NRM lwebanasobola okukola ku bizibu ebibaluma ngabyenjigriza ebibi mu masomero nembeera yabakozi embi mu makolero.
Asabye abantu okuba abagumu kuba akalulu…