File Photo: Museveni ,Mbabazi ne Besigye
Ab’ekibiina kya FDC beekubye endobo nga kati bakwetaba mu kukubaganya ebirowoozo okutegekeddwa eri abo bonna abesimbyeewo ku bukulembeze bw’eggwanga.
Omwogezi wa FDC Ibrahim Semujju Nganda agamba nti baliko enkiiko zebatuddemu n’abategese okubaganya ebirowooza era nga bakkirizza nti Besigye agende abeewo.
Besigye yali yakomba kw’erima nti tajja kuteesa nga Museveni taliiwo.
Wabula Ssemuju agambye…