File Photo: Owogezi wa police Fred Enanga
Ab’ekibiina kya FDC besamudde ebigambibwa poliisi nti balina enteekateeka z’okutataganya okukyala kwa paapa omwezi ogujja.
Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga,gyebuvuddeko y’ategezezza nga bwebafunye amawulire agalaga nga aba FDC bwebatekateka okukozesa obukodyo obw’enjawulo okukuba enkungaana ezitali mu mateeka kale nga poliisi erina okubalabukirira.
Enanga era y’ategezezza nga bwebalondoola buli ab’ekibiina…