File Photo:Abayekeera ba M23
Abaali abayeekera ba M23 Rebel bafulumizza ekiwandiiko nga besamula ebigambibwa nti balina omukuno mu kitta kulwanagana okugenda mu maaso mu ggwanga lya Burundi.
Eyali omwogezi w’abayeekera bano Iman Kadasha s agamba ebyayogeddwa ku lediyo lya Bufalansa bigendereddwamu kuttatana linya lyabwe sso nga bbo ebyokulwana babivaamu dda.
Ono ategezezza nga bwebeneenya ensonga z’ebyobufuzi…