File Photo: Abaana nga bakukusibwa
Poliisi ye Mbale eriko abaana abasoba mu 30 benunudde okuva mu maka agamu gyebabasibira okusoma ediini.
Abaana bano kigambibwa nti bajiddwa ku bazadde baabwe mu bitundu bye Sironko, Bulambuli ne Mbale okubayigiriza enjiri okuva mu mwezi ogwokubiri omwaka guno.
Omu ku balwayisa obuzzi bw’emisango mu kitundu kino Thomas Nambale ategezezza nga babadde balambula amaka…