File photo: Ababaka ba Palimenti
Omukago ogulwanyisa obuli bw’enguzi obwa Anti–Corruption Coalition of Uganda gwagaala ababaka ba palamenti batandike kusasulwa okusinziira ku nnaku zebabeera mu palamenti ya wamu.
Akulira omukago guno Cissy Kagaba y’akulembeddemu bannakyeewa abeekubidde enduulu eri akakiiko akakola ku nsonga za palamenti
Kagaba agambye nti yadde sipiika afubye okulabula ababaka ku butateesa , byonna tebikola nga…