File Photo: Omubaka Ekanya nga yogeera
Oluvanyuma lw’omubaka akikirira ekibuga kye Tororo Geoffrey Ekanya okuva mu mbeera n’agezaako okwetuga nga ensonga eva ku govumenti kugaana okugabanyaamu district ye Tororo,bbo ababaka abava mukitundu kino basazeewo okuddamu okwebuuza kubakulu kunsonga eno.
Kinajukirwa nti Ekenya okutabuka kyandiridde government okuleeta olukalala lwa district empya nga Tororo teriimu, kyoka nga emaze kulukala…