Abantu abasoba mu 369 abayamba mu kufuuyira eddagala ly’omusujja gw’ensiri mu disitulikiti ye Budaka tebasasulwanga
Abakozi bano abaweebwa emirimu minisitule y’ebyobulamu batandika okufuuyira ssaabbiiti ssatu emabega mu gombolola 13 kyokka nga tebasasulwangako
Akulira enteekateeka y’okufuuyira ebifo mu disitulikiti eno Robert Ochola agambye nti bafubye okuwaayaamu n’abakulu mu minisitule y’ebyobulamu naye nga tebayambibwa
Ochola agamba nti ng’ojjeeko abafuuyira, n’abakuuma…
