File photo: Owe byokulonda mu NRM
Nga tukyagenda mu maaso n’okubatusaako ebyavudde mu kamyufu ka NRM, bingi ebyewunyisa ate nga waliwo n’abapya abayiseemu nga kati beetaga kwetegereza.
Akalulu kano kalese abakadde bangi okuli ne baminisita nga bakaaba ate nga waliwo n’abaali baagwa kyokka nga bazzeemu okuwangula.
Mu ngeri yeemu era akayufu kano kaleese abayimbi ne bannakatemba abasazeewo okwegatta…