File Photo: Ekoleero lya Golodi
Abasuubuzi ba zaabbu n'abamusima mu district ye Mubende balajanidde pulezidenti Museveni okubayamba mu kunyweza eby'okwerinda byaabwe mu birombe bya Zaabu ono ebiri mu kitundu kino olw'omuwendo gw'abantu abafa okweyongera obungi nga batemulwa ne babibwako ensimbi ng'ettaka libaziika olw'obutafuna byuma bigunduuza kubasimulayo n'obutaba na poliisi emala mu kitundu kino.
Abantu abali mu mitwaalo…
