Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Abasiraamu basabidde Ssabasajja

Abasiraamu basabidde Ssabasajja

Abasiramu okuva ku muzikitti gwe Kibuli basadde eswala eyenjawulo nga bebaza omutonzi olw’okukuma Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi II nga mulamu. kino bakikoze  OBuganda bwetegeekera  okukuza amazalibwa ga Beene agomulundi ogwe 61. Bano abakulembedwamu Supreme Mufuti we Kibuli  Sheikh Sliman Kasule Ndirangwa   n’abakulu balala okuva mu Buganda bebazizza  Allah olwo kusobozesa Kabaka okuwangala emyaka 61 egyobutto.

Read More