Abatamiivu bonna bagobeddwa mu kanisa ye All Saints Obanga pe wany mu disitulikiti ye Lira.
Rev Tonny Mike Okello y’awadde ekiragiro kino ekitandika okukola ku ssande ejja oluvanyuma lw’abasabi okuggya mu misa y’eggulo kumpi kimu kyakubiri nga bawunya omwenge nga era embwa bagiyita ngwa.
Rev Okello agamba omuntu bwategeera nti atamidde erigenda ku kanisa alyesonyiwe abeere ewuwe…