File Phot :Besigye nga yogeerako eri abawagizi be
Abavubuka b’ekibiina kya FDC abasoba mu 280 bakunganidde ku Jokas Hotel okulonda abakulembeze baabwe abajja.
Okusinziira ku ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda mu kibiina kino Dan Mugarura, bakutandika okunsula abaagala ebifo ebyenjawulo amakya galeero nga era abanalondebwa bakutandikirawo emirimu gyabwe.
