File Photo: Abavubuuka nga bogeerako eri banamawulire
Waliwo ebibinja by’abavubuka 3 ebitiisiza okukolawo akatiisa singa poliisi teleeta mangu akulira eby’okwerinda by’eyesimbyewo ku bwa pulezidenti Amama Mbabazi.
Nga boogerako nebamamawulire amakye galeero , ebibinja bino okuli ekya Jobless brotherhood, Sauti ya Vijana, n’aba Uganda poor Youth movement bategezezza nga bwebagenda okukunganya emikono gy’abavubuka banaabwe akakadde kalamba bagikwange palamenti…
