File Photo: omukazi nga mwa amazzi gekidiba
Abatuuze n’abasuubuzi mu tawuni ye Sembabule bibasobedde olw’ebbula ly’amazzi mu kitundu kyabwe.
Abatuuze bekubidde enduulu eri mionisita w’ensonga z’ebweru w’eggwanga Sam Kutesa.eyabadde anoonya akalulu k’okuddamu okukiikirira ab’emawogola mu palamenti.
Ebitundu ebisinze okukosebwa kuliko Sembabule town council ne Kikoma nga kati ekidomola ky’amazzi kigula 700.
Meeya wa Tawuni kanso ye Sembabule Jude Kasekende,…
