Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Ab’omukago bafunye wofiisi

Ab’omukago bafunye wofiisi

Ab’omukago gw’abebibiina ebivuganya gavumenti ogwa Democratic alliance bategezezza nga bwebatalubirira kutwala buyinza kyokka, wabula n’okukulembera eggwanga oluvanyuma lw’okulonda kwa 2016. Kino kibikuddwa ssentebe w’omukago guno Prof. Fredrick Ssempebwa mu kutongoza ofiisi z’omukago wamu n’okutondawo obukiiko obugenda okutambuza omukago guno. Obumu ku bukiiko buno kuliko akateesiteesi  w’amu n’akagenda okubalungamya ku nsonga ez’enjawulo. Akakiiko akateesiteesi kakulemberwa ssenkulu w’ekibiina kya Jeema…

Read More