File Photo: Aba Democratic Party
Ab’omukago gwa The Democratic Alliance batonzeewo akakiiko akagenda okutabaganya ba memba abatalima kambugu mu bibiina ebiri mu mukago guno.
Kino kiddiridde ekibiina kya DP okuyulikamu nga kati waliwo ekibinja kya Loodimeeya Erias Lukwago ekyagala okwesogga omukago n’ekya Norbert Mao nga nakyo kyetaaga okubeera mu mukago.
Akulira omukago guno ssabakenkufu Fredrick Ssempebwa agambye nti…