File Photo: Sam Rwakoojo ngali ne Kigundu
Akakiiko k’ebyokulonda kawadde abesimbyewo ku bwapulezidenti ebinagobererwa ebisembayo nga betegekera okusunsulibwa ssabbiiti ejja.
Okusinziira ku nteekateeka efulumiziddwa, abesimbyewo 7 bokka ku mwenda bebalonda essaawa z’okusunsulibwako nga pulezidenti Museveni y’alonda ssaawa 4 ez’okumakya.
Mbabazi wakuddirirwa eyali ssabaminisita Amama Mbaabzi ku ssaawa 5 olwo Prof Vanasuis Baryamureeba aggye ku ssaawa 6 ye Charles…