File photo:Akena ne bana Upc
Kkooti ya Buganda Road eragidde ssenkagale w’ekibiina kya UPC Jimmy Akena akwatibwe lwakuzimuula biragiro bya kkooti.
Omulamuzi wa kkooti ya Buganda Road Mary Kaitesi Kisakye y’ayisizza ekiragiro kino amakya galeero nga bbo abalala okuli ababaka Betty Amongi, Fred Ebil, ne Maxwell Akora wamu nebanaabwe abalala balina okweyanjula mu kkooti nga 7 December…