Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Amazzi gabuze ku kkooti

Amazzi gabuze ku kkooti

File photo : taapu y'amazzi   kkooti ensukululu efunye ekizibu ky’amazzi .   Bannamateeka, bannamawulire n’abantu abalala kati baddukila ku muliraano okwetawuluza. Emidumu gy’amazzi gyafunye obuzibu era bakyagiddabiriza.   Omuwandiisi wa kkooti Tom Chemtai wabula agamba bakola ekisoboka okulaba nga buli kimu kidda mu nteeko.

Read More