File Photo: Obama nga ayogeera
Ssabalabirizi w’e kanisa ya Uganda Stanley Ntagali avumiridde ekya kkooti ya Amerika eyokuntikko okuzza ensonga y’obufumbo mu kugikubako akalulu nebatuuka n’okukkiriza abasiyazi okwetaaya.
Mukiwandiiko kye , Ntagali ategezezza nga obufumbo bwebwagerekebwa okuva eri mukama Katonda kale nga kikyamu ate abantu okukuba akalulu ku nsonga eno emanyiddwa obulungi nti omusajja awasa mukyala sso…