Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Amukubye akakondo ku mutwe

Amukubye akakondo ku mutwe

File Photo:Engaato eyenkondo empanvu Omukazi amazeeko abantu ebyewungula bweyayambudde akakondo n‘akakompola omusajja abadde amukwana mu mutwe. Abantu ababadde mu ka restorant beebarabye ng’akagatto kabayitako ekikumi nekatuukira ku musajja ssabakwanyi Akagatto kano kakutte omusajja n’ayiika omusaayi. Omukyala ono olumaze akimye bulungi akagatto ke n’akambala olwo n’atambula neyeyongerayo Biri Bungereza

Read More