Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Atemyeeko bba engalo lwa bwenzi

Atemyeeko bba engalo lwa bwenzi

File Photo: Akambe nga kaliko omusaayi Poliisi mu disitulikiti ye  Lwengo eri ku muyiggo gw’omukazi asazeeko bba engalo ng'amulanga bwenzi. Flavia Namale , omutuuze ku kyalo Kawuniro y'ayiggibwa bw’akakkanye ku bba Paul Mugerwa n’amutemako engalo 3. Namale yasabye bba amuyambe amunalizeeko muwala waabwe kyeyagaanye n’ayingira mu nyumba n’agyayo ejjambiya n’amutemako engalo. Okusinziira ku baliraanwa Namale abadde nga anenya bba…

Read More