File Photo: Eyayilwa acidi
Omusajja kalibutemu ayokezza mukyala we omwana ne mulirwana asidi bw’afunyemu obutakanya ne mukyala we olwo yye nabulawo.
Emran Kaliisa ow’emyaka 30 nga musubuuzi w’omu kikuubo yayokyezza mukyala we Justine Nyamugisha atunda engatto mukatale ko owino omwana we Shamim Kemigisha ne mulirwana Zam Nalumansi nga bonna batuuze be Makindye Barracks zone.
Kitegerekese nti Nyamugisha yakomyewo…
