File Photo:Abakulira ekibiina kya Nrm ngabogeera
Ab’ekibiina kya NRM nabo tebatudde butuuzi.
Bano batongozza ekibinja ky’abagenda okusaggula akalulu mu bitundu by’eggwanga ebitali bimu.
Ekibinja kino kikulembeddwamu amyuka ssentebe w’ekibiina kino Alhajji Moses Kigongo nga kati wakugenda nga asaggulira pulezidenti Museveni akalulu.
Ssabawandiisi w’ekibiina kya NRM Lumumba Kasule ategezezza nga ekibinja ky’ebyamawulire bwekigenda okukulemberwamu omubaka w’ensonga za East Africa Sitenda…
