File Photo: Ekyuma mu kujanjaba amanyo
Eddwaliro lye Masaka lifunye ebyuma ebiyamba mu kujjanjaba amannyo okuva mu yunivasite ye Lahore esangibwa mu Pakistan
SSenkulu w’ettendekero lino Prof. Awais Raoof agambye nti bakyalako mu ddwaliro lino emyezi esatu emabega nebalaba nti teryalina byuuma bituufu.
Eyakulembeddemu enteekateeka y’okuleeta ebyuma bino Dr Muhamad Mpeza agambye nti balina essuubi nti bajja kusobola…
