File Photo: Abantu nga bakayana
Abantu abasoba mu bitaano bagumbye mu maka g’omubaka omukyala akikiirira disitulikiti ye Mubende nga bagala gavumenti egobe musigansimbi omuyindi Alamu Obidi mu ttaka lyaabwe kwebagobwa mwaka gwa 2006.
Abatuuze bano bavudde ku byaalo bitaano ebiri mu gombolola ye Nalutuntu ng’abakulembeddwamu Hussein Bugembe ne Kansala w’eggombolola eno Eric Kagaba.
Bagamba nti baagobwa ku ttaka…
