File Photo: Okusima amayinja
Abatuuze ku kyaalo Magala ekisangibwa mu gombolola ye Nazigo e Kayunga beekalakaasizza olw'abakulembeze baabwe okwesulirayo ogwanagamba nga baluti za ba China zigenda mumaaso n'okuboononera ebintu byaabwe.
Abatuuze bano ababadde basoba mu 100 beekugaanyiza nebagumba mu luguudo lwe Kasana nebalusuulamu agayinja n'enkonge, ekiremesezza emotoka okutambula okumala akabanga okutuuka poliisi ye Kayunga bw'ezze mu bwangu…