Eyali ssenkaggale w’ekibiina kya FDC Dr.Kiiza Besigye asunsuddwa okwesimbawo ku ky’okukwatira ekibiina kino bendera y’okulonda kwa pulezidenti okwa 2016.
Besigye asembeddwa Jack Sabiiti ,Nabosaa Ssebuggwawo n’abalala
Wabula wasoose kubaawo kakyankalano nga abawagizi ba Besigye batambula okwolekera ekitebe ky’ekibiina wali e Najjanankumbi nga bano poliisi ebakubyemu omukka ogubalagala oluvanyuma lw’okukyankalanaya ebyentambula.
Mu balala abagenda okusunsulibwa kuliko ne ssenkaggale w’ekibiina…
