Akutte bendera ya FDC ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga Dr. Kiiza Besigye wakukakasibwa nga 4 omwezi ogujja.
Kidiridde akakiiko okugaana okusaba kwa FDC okwasooka nti Besigye asunsulwe nga 3 ku ssaawa nya ez’oku makya
Essaawa zino zibadde zikayaanirwa aba FDC ne NRM kyokka ng’akakiiko kasazeewo dda nti NRM yeeyasooka okusaba
Amyuka akulira akakiiko kano Michael Kabaziguruka agambye nti kati…