File Photo:Abawagizi ba Besigye nga bava e'Nambooze
Kyaddaaki akwatidde ekibiina kya FDC bendera ku bwapulezidenti Dr. Kizza Besigye asunsuddwa oluvanyuma lw’okulwa mu kkubo olwa namunji w’omuntu abadde amulindiridde ..
Nga ayogerako eri bannamawulire, Besigye ategezezza nga bw’atalina mpalana ku kakiiko k’ebyokulonda wabula wakugenda mu maaso n’okwongera okubanja enongosereza mu mateeka g’ebyokulonda wamu n’akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde akatali mu…